Ensonga z’abalaalo Poliisi erinnye eggere mu kwekalakaaka kw’omubaka Olanya
>> YOUR LINK HERE: ___ http://youtube.com/watch?v=0UcwEnOepGs
Poliisi eyimirizza omubaka Gilbert Olanya n’abavubuka abalala e Gulu ababadde bakedde okwekalakaaasa nga bakutte ebipande nga bawakanya abantu 17 abakwatibwa ku byokugobaganya abalaalo .Bano era bagambibwa okuba nga balumba abalaalo wadde nga ekiragiro kyebaweebwa tekinatuuka nebazimbulula ebintu byabwe mu ngeri emennya amatteeka. Kino wekijjidde nga waliwo n’ekiragiro ekyaweebwa omukulembeze w’eggwanga ekyabalaalo abataayaya okwamuka amambuka ga Uganda. • #NTVNews #Akawungeezi • • For more news visit http://www.ntv.co.ug • Follow us on Twitter / ntvuganda • Like our Facebook page / ntvuganda
#############################
