Gunsitula David Lutalo Official Video











>> YOUR LINK HERE: ___ http://youtube.com/watch?v=XRcQhmH_uOM

Gunsitula Lyrics • ohoohhh owwwwe • eki love love love kyo ooooooohhhh wweee • tondabira wano wendi mbadde nagaana nga ninga eyawumba • ng'abalala mbalaba ntyo ddala nali nga ninda omuntu anfako agamungu • bwendowooza ku mukwano omukwano, ngulaba mu gwe maama • bwentunula mu by'omaaso, buli kyange nensalawo nkiwe gwe • kuba akafaananyi ka baby kali bwomu mu ddungu enjala eruma • nga n'enfuufu ekabunye, nange bwendi bw'ogenda numwa • chorus; • omukwano gwo gunsitula,(gunsitula) • ninga mpungu ndi mu bbanga (mu bbanga) • maama gunsitula (gunsitula)ng'empungu mu bbanga (mu bbanga) • kino eki love love love kyo (kinsitula) • kyampanika ndi mu bbanga • gyeguntadde wala (gunsitula)nyweza munnange tontanga • ayina love yo y'enze • • sirina mulala njogera nkakasa • era omukwano gwo ndi gukukuumira • nebwendiba nkuli wala • sirina maanyi naye ku gwe akwatako ngumi heeeeee • ninga muyizi atta embwa bweba yemusubya omucuuzi hhe • nze abalala sibaagaala neyagalira gwe baby bampowe • tulabe bwe sigejje nawummulako ku buli bukatwatike • love eno erina engeri gyemala amaanyi yiiiiyi • gwe oba oli awo erina engeri gyembunye e face wuuwuwuwuwu • chorus; • omukwano gwo gunsitula,(gunsitula) • ninga mpungu ndi mu bbanga (mu bbanga) • maama gunsitula (gunsitula)ng'empungu mu bbanga (mu bbanga) • kino eki love love love kyo (kinsitula) • kyampanika ndi mu bbanga • gyeguntadde wala (gunsitula)nyweza munnange tontanga • kino nange kyembuuza • buli lunaku kyeneewunya • nti okikola otya bwotyo • buli lunaku negumera nga muddo • gukulukuta nga mazzi • gunyuvuba kumamirirako ku munnyo • kenkunywezeza nebweguba mukono bagutemako nesita • ye ku byompadde nebwebagyamu amaaso nabimalayo byendaba • kati manya tovanga wendi kuba buli kimu • bwovaawo kyesiba • nina obunafu muli mu nze era buli wamu • mba ntyaawo wotaba wuwu • chorus; • omukwano gwo gunsitula,(gunsitula) • ninga mpungu ndi mu bbanga (mu bbanga) • maama gunsitula (gunsitula)ng'empungu mu bbanga (mu bbanga) • kino eki love love love kyo (kinsitula) • kyampanika ndi mu bbanga • gyeguntadde wala (gunsitula)nyweza munnange tontanga • kaki naye kewanteeakamu • nga bali nebwebambuuza sinyega • ate oba nebwaba ani • kagabe maanyi olinsanga mpalira x2 • chorus; • omukwano gwo gunsitula,(gunsitula) • ninga mpungu ndi mu bbanga (mu bbanga) • maama gunsitula (gunsitula)ng'empungu mu bbanga (mu bbanga) • kino eki love love love kyo (kinsitula) • kyampanika ndi mu bbanga • gyeguntadde wala (gunsitula)nyweza munnange tontanga x2 • #Gunsitula #Davidlutalo #Dahares #Officialmusicvideo

#############################









Content Report
Youtor.org / YTube video Downloader © 2025

created by www.youtor.org