GILBERT BWANA Alabiseeko mu kkooti enkulu











>> YOUR LINK HERE: ___ http://youtube.com/watch?v=_kPYPYxTakg

Oluvannyuma lw’okusindikibwa mu kkooti enkulu nga 25 June omwaka guno omuserikale wa poliisi Gilbert Arinaitwe Bwana olwaleero alabiseeko mu kooti ewozesa egyannaggomola okwetegekera ensala. Bwana ono avunaanibwa emisango gy’okukabasanya omukozi w’awaka alabiseeko mu maaso g'omulamuzi Andrew Bashaija. Omukulu ono yakyaka nnyo mu mwaka gwa 2011, mu kukwata Dr Kizza Besigye mu ngeri y'obukambwe mu biseera bya Walk to Work n'amufuuyira kamulali mu maaso eyabulako akatono okugaziba. • #NTVNews #Akawungeezi • • For more news visit http://www.ntv.co.ug • Follow us on Twitter   / ntvuganda   • Like our Facebook page   / ntvuganda  

#############################









Content Report
Youtor.org / YTube video Downloader © 2025

created by www.youtor.org