EBIJAMBIYA BIZZEEMU Ekyalo kirumbiddwa e Kyengera bataano batemeddwa
>> YOUR LINK HERE: ___ http://youtube.com/watch?v=_lmhuXWbNvo
Ebyokwerinda mu bitundu ebiriraanye Kampala byongedde okwerariikiriza abatuuze abawangaliiramu oluvannyuma lw’obulumbaganyi obubakolebwako okweyongera. • Mu kiro ekikeseezza olwaleero, abantu abalala bataano batemeddwa ebijambiya ku kyalo Wakimese mu Kyengera Town Council nga ababatusiizza ku kino babasanze mu nnyumba zaabwe. • Bano banyagiddwako ensimbi, amasimu n’engoye nga mu balumbaganyi tukitegedde nti mubaddemu n’abakazi. • #NTVNews #Akawungeezi • • For more news visit http://www.ntv.co.ug • Follow us on Twitter / ntvuganda • Like our Facebook page / ntvuganda
#############################
