Olugendo lwa Zebra Ssenyange Junior mu bikonde by’ensimbi lutandise bulungi











>> YOUR LINK HERE: ___ http://youtube.com/watch?v=e1or3j2eLmA

Omuzannyi w’ebikonde Isaac Zebra Senyange yetegekera lulwana lwe olw’ensimbi olwokusatu olunabeera e Dubai nga March 2 mu buzito baa Superwelter weight - kkiro 70. Senyange Junior eyatandika ebikonde by’ensimbi nga December 29 omwaka oguwedde yakawangula ennwana bbiri nga zonna akuba ttonziriranga oba knock out mu laawundi esooka. Ono mutabani w'omugenzi Mando Senyange eyali omutendesi w'ebikonde mu Zebra Boxing Club ne ttiimu y'eggwanga eyattibwa mu December wa 2020. • • #NTVNews #Akawungeezi • • For more news visit http://www.ntv.co.ug • Follow us on Twitter   / ntvuganda   • Like our Facebook page   / ntvuganda  

#############################









Content Report
Youtor.org / Youtor.org Torrents YT video Downloader © 2024

created by www.mixer.tube