Okugaana okubalibwa E Luweero eyeeyita ‘Yesu’ akwatiddwa poliisi











>> YOUR LINK HERE: ___ http://youtube.com/watch?v=hznvjz03c0c

Poliisi mu district y’e Luweero eriko omusajja ey’eyita Yesu gw’egombyemu obwala lwakussimbira kkuuli enteekateeka ya government ey’okubala abantu mu ggwanga. Omukwate yeyita Navas Vella ng’ono mutuuze mu Luyima Zone, Katikamu mu district y’e Luwero. Ono agamba nti tasobola kukirizza kumubala kubanga yava mu ggulu era nga yabalibwa dda katonda. Police egamba nti egenda kumutwala mu kooti avunaanibwe. #NTVNews #Akawungeezi • • For more news visit http://www.ntv.co.ug • Follow us on Twitter   / ntvuganda   • Like our Facebook page   / ntvuganda  

#############################









Content Report
Youtor.org / Youtor.org Torrents YT video Downloader © 2024

created by www.mixer.tube