OGW’OKUTTA LWOMWA Abasibe leero tebalabiseeko











>> YOUR LINK HERE: ___ http://youtube.com/watch?v=qJpJH2nytR4

John Lujja omu ku bavunaanibwa omusango gw'okutta eyali omukulu w'ekika ky'endiiga , Eng. Daniel Bbosa talabiseeko mu kkooti .Wabula oludda oluwaabi teruwadde nsonga wadde nga lutegeezeza nga okunoonyereza kumpi bwekuwedde era nga fayiro eri wa ssaabawaabi wa gavumenti awe ebiragiro ebisembayo.Bino omuwaabi wa gavumenti Caroline Mpumwire yabitegeezezza kkooti era nasaba omulamuzi Adams Byarugaba abalala abana abalabiseeko mu kkooti abazeeyo ku alimanda .Mu balabiseeko mu kkooti leero kubaddeko Milly Naluwenda , Harriet Nakiguli , Joseph Nakabale ne Ezra Mayanja. Daniel Bbosa nga era yeyali annnyini kampuni ya Transa - Bbosa Electricals yakubwa amasasi agamujja mu budde nga 25th/ February/2024 e Kikandwa mu bitundu by’e Lungujja mu Ggombolola ye Lubaga mu Lubaga. • Okuwulira ensonga zino kwongezeddwayo okutuusa nga 22 , August 2024. • • • #NTVNews #Akawungeezi • • For more news visit http://www.ntv.co.ug • Follow us on Twitter   / ntvuganda   • Like our Facebook page   / ntvuganda  

#############################









Content Report
Youtor.org / YTube video Downloader © 2025

created by www.youtor.org